27/03/2026
ENAKU ZINO NKYALI KU BAANA🤱, nga tonapapala nnyoo kugenda kundaggu oba kukubira bantu masimu ku lwomwaana sooka omannye gwe nga omuzadde omwana omufuddeko kyenkana ki? Tonda yatutondera emiddo najjiwa a mannyi agawonnya buli kiwadde kyowuliira kumubiri gwo, Kakati omwana wo womulaba nga ayiiye obuntu buno kumubiri gwe genda onfunire ku Mwenge omuganda omusiigge waaba mutto mukonnyeko anyweko, omuziggo gwendiga elyo ddagara nnyo toryelabira nalibalagiriddeko naawo wansi👇ofune ameenvu omusiigge nobuttura obwengedde, ennanda elyo lyona ddagara lyanamusuna anetaaze+256 788 359223 what's app twogere 🙏